Kanyimbe

Amazima ddala nkimanyi nti Mukama omanyi

  • Amazima ddala nkimanyi nti Mukama omanyi
  • Bwentunula gyewanzigya abalala gyewabaleka
  • Ondwanila entalo abalabe zebaleeta
  • Kale nebwebayimuka nga Mukama wooli sitya
  • Si nsonga wadde nga silina maanyi
  • Kuba Mukama atuula mu nze oli wamanyi ssebo
  • Si nsonga wadde nga silina ssente
  • Kuba gwe Katonda gwensiinza ensi yiyo eno
  • Kanyimbe nyimuse elinya lyo Yesu
  • Mukama wotoli nze nandibadde ntya
  • Ne bino byona Mukama ebinuma
  • Bitwaale abalabe bange banzigyeko olukongoolo
  • Bwentunula amazima ndaba nti awatali gwe Mukama
  • Ye nze nandibadde ntya Enaku nandigizize wa
  • Nekweeka mu gwe olwaazi olwaase
  • Mukama mazima oli mwesigwa gw'omanyi ebyange
  • Saasira obunafu bwange amaziga ago genkukaabira
  • Kuba mu maaso go kitange ndi mwaana ssebo
  • Saasira ebyoonoono byange Mukama bwenkusobya
  • Tohila busungu tova ku ludda lwange
  • Kanyimbe nyimuse elinya lyo Yesu
  • Mukama wotoli nze nandibadde ntya
  • Ne bino byona Mukama ebinuma
  • Bitwaale abalabe bange banzigyeko olukongoolo
  • Nyamba nsobole okusonyiwa nange abansobya
  • Yadde byebankola bimenya omutima
  • Abali eyo abateesa engeri gyebansuula
  • Mukama maanyi obalaba bakyankalanye
  • Nyamba nsobole okukozesa ekitone kyompadde
  • Ela nsaba onyambe onzigyemu amalala
  • Nsaba okozese obulamu bwange
  • Nga nkyalina amanyi onkozese ebinene
  • Kanyimbe nyimuse elinya lyo Yesu
  • Mukama wotoli nze nandibadde ntya
  • Ne bino ne bino ne bino
  • Ne bino byona Mukama ebinuma
  • Bitwaale abalabe bange banzigyeko olukongoolo
  • Kanyimbe nyimuse elinya lyo Yesu
  • Elinya lyo Yesu
  • Mukama mukama wotoli nze nandibadde ntya
  • Ne bino byona Mukama ebinuma
  • Bitwaale abalabe bange banzigyeko olukongoolo
00:00
-00:00
Lihat butiran lagu
Let's listen to my solo!

245 28 1

2023-4-10 22:40 TECNO MOBILE LIMITEDTECNO CG8

Carta hadiah

Jumlah: 0 41

Komen 28